Leka nzine…. Nenzinamu maama
Bulamu bwakisela ate Omuziki nzuri sana
Leka nzine…. Nenzinamu…
Bulamu bwakisela, Ate omuziki taamu sana
Nze sitya loss… sitya loss…
nze sitya ndi Boss.. sitya loss
Dancy Dancy…..
Yeffe abavubuka envumulo (envumulo)
Yeffe abavubuka envumulo…..
Akalero kansonga kankubye ndimu mood ya kigoma
Sagala nyombo kubanga eno esawa yandongo
Mbagambye.. sagala nyombo oh eno sawa yakyikili
Wama sembela… bulamu bwasoba
Jangu twetale… byansi byakuleka….
CHORUS
Nze sitya loss… sitya loss…
nze sitya ndi Boss.. sitya loss
Dancin Dancin…..
Abange buno obulamu bumpi..
Nzekugambye… kale mundeke nange
ah bwenzijukilamu njunvudde
Nendowoza ate kubanaffe, batulekawo dada
Nebagenda e kaganga etali musana
Oo Maama Ulala…..
Oh agaliba (enjole)Oh agaliba (enjole)
Kati tobako nakyongamba, jangu omuziki tugusambe
Nkugambye tobako nakyongamba, jangu eno twekyange
Ayelelele enjole Ayelelele enjole ……..
CHORUS
Zinamu eeh… Zina eeh… zinamu awo zina *2
Yelelele………. Yelelelo…… *2
Uncle… Uncle….. (uncle)…. Uncle
Nze tomaala haaa tonewa ndeka tomaaala
Maama tonesipata….. ohhhh
Eddy Kenzo еще тексты
Оценка текста
Статистика страницы на pesni.guru ▼
Просмотров сегодня: 1